Nick Nola – Mufunye
“http://Lybio.net
The Accurate Source To Find Lyrics To Nick Nola – Mufunye.”
[Nick Nola - Mufunye ]
Nalota nga mulungi…
Hmnnn… Eeeh. Hmnnn… Eeeh.
Nasabirila nga mwesigwa…
Sikyanonya,
Sikyazungazunga,
Nga ngoba omukwano
Nga agoba empewo.
Source: LYBIO.net
Sikyawankawanka
Olwenyota
Nfunye edembe kumutima,
Nfunye omukwano.
Nalisimanyi nti bulikya
Nenfuna omukwano.
Nange ne mbela ko
Nga abo abalina esanyu.
Nalota nga mulungi…
Kati mufunye.
Nasabirila nga mwesigwa…
Mukama amumpade.
Nanonya nga gwe,
Ategela obulamu bwange,
Ela yegwe
Amatiza ememe yange.
Mponye ekiwubalo.
Mponye empewo yalelo.
Mponye okukemebwanga
Nga silina kidukilo.
Yi mukwano…
Ojide mukisela kitufu.
Omponyeza agayaye
Agatalina bwesigwa.
Nalisimanyi nti bulikya
Nenfuna omukwano.
Nange ne mbela ko
Nga abo abalina esanyu.
Nalota nga mulungi…
Kati mufunye.
Nasabirila nga mwesigwa…
Mukama amumpade.
Nanonya nga gwe,
Ategela obulamu bwange.
Ela yegwe
Amatiza ememe yange.
Sikiliza, mukwano
Njagala kubella awe
Every little time…
Every night and day.
Nesiimye okubela
N’omukyala nga gwe…
Kama wewe.
Nalota nga mulungi…
Nasabirila nga mwesigwa…
Nanonya nga gwe…
Nalota nga mulungi…
(Nga gwe Mama.)
Chorus
Nalota nga mulungi…
Kati mufunye.
Nasabirila nga mwesigwa…
Mukama amumpade.
Nanonya nga gwe,
Ategela obulamu bwange.
Ela yegwe
Amatiza ememe yange.
Nalota nga mulungi…
Kati mufunye. N
Nasabirila nga mwesigwa…
Mukama amumpade.
Nanonya nga gwe,
Ategela obulamu bwange.
Ela yegwe
Amatiza ememe yange.
Hmmmnnn…
Kati mufunye…
Kati mufunye.
Mwesigwa.
Mukama amumpade.
Amumpade.
Ategela obulamu bwange…
Eeeeeh… Eeeeh Eyi…
Source: LYBIO.net
Nick Nola – Mufunye. Nalota nga mulungi. Kati mufunye. Nasabirila nga mwesigwa. Mukama amumpade. Nanonya nga gwe, Ategela obulamu bwange. Ela yegwe. Amatiza ememe yange. Complete Full Song Lyrics, Text, Words To Songs, Reader, Read Lyrics Of Songs, Song, Words And Accurate Lyrics.
Filed under R n B by on Jun 25th, 2012. Comment.